TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Poliisi yeezoobye n'aba akeedi nga bawakanya ekya Gav't okulwawo okubaggulawo

Poliisi yeezoobye n'aba akeedi nga bawakanya ekya Gav't okulwawo okubaggulawo

Added 8th July 2020






Bino bibaddewo olwaleero(Lwakusatu ku makya) abasuubuzi abakulembeddwa,ssentebe w'ekibiina kino Godfrey Katongole ne munabyabufuzi Dr. Stella Nyanzi  bwe batuuziza olukiiko lwa banamawulire ku wooteri ya Bilaj mwe bategeereza nti bakooye embeera y'okulimbibwa nti gavumenti egenda kuggulawo akeedi zabwe 'okukonkomalira ebweru w'ebizimbe byabwe  olw'omuggalo ogwabateekebwako emyezi 3 emabega.

"Tukooye okuwuddiisibwa abakungu ba gavumenti okuli baminisita wa Kampala Betty Amongi n'owebyobusuubuzi Amelia Kyambadde bamaze ekiseera nga batuguumaza nti essaawa yonna bagenda kutuggulirawo akeedi zaffe wamu n'okukola kunsonga y'abananyini bizimbe  abaagala okutusasuza ssenet z'ebbanga lye tumaze nga tetukolera mu bizimbe byabwe",bwatyo Katongole bwe yategeezeza wakati mu nakku. 

Ono awagiddwa Stella Nyanzi ategeezeza nti asazeewo okwegatta  ku basuubuzi okutuusa eddoboozi lyabwe eri pulesidenti Museveni gwe yagambye nti amazze ekiseera  ng'asuubiza abantu bano empewo.

Era nawera okulwanirira eddembe ly'abasuubuzi ng'omu ku balwanirizi b'eddembe ly'abantuabanakku abanyigirizibwa. Wabula poliisi yabatebuse mangu ne bagobaganya.

 

POLIISI ekedde kulwanagana n'abasuubuzi  b'kibiina kya "Kampala
Arcades Trader's Association -KATA" ababadde  balaga  obutali bumativu
olwa kye baayise gavumenti ogwesuulirayo ogwanagamba kunsonga
ezibasoomoza mu akeedi.

Bino bibaddewo olwaleero(Lwakusatu ku makya) abasuubuzi
abakulembeddwa,ssentebe w'ekibiina kino Godfrey Katongole ne
munabyabufuzi Dr.Stella Nyanzi  bwe batuuziza olukiiko lwa
banamawulire ku wooteri ya Bilaj mwe bategeereza nti bakooye embeera
y'okulimbibwa nti gavumenti egenda kuggulawo akeedi zabwe
'okukonkomalira ebweru w'ebizimbe byabwe  olw'omuggalo
ogwabateekebwaawo emyezi 3 emabega.

"Tukooye okuwudiisibwa abakungu ba gavumenti okuli ba minisita wa
Kampala Betty Amongi n'owebyobusuubuzi Amelia Kyambadde bamaze
ekiseera nga batuguumaza nti essaawa yonna bagenda kutuggulirawo
akeedi zaffe wamu n'okukola kunsonga y'abananyini bizimbe  abaagala
okutusasuza ssenet z'ebbanga lye tumaze nga tetukolera mu bizimbe
byabwe",bwatyo Katongole bwe yategeezeza wakati mu nakku.
Ono awagiddwa Stella Nyanzi ategeezeza nti asazeewo okwegatta  ku
basuubuzi okutuusa eddoboozi lyabwe eri pulesidenti Museveni gwe
yagambye nti amazze ekiseera  ng'asuubiza abantu bano empewo.Era
nawera okulwanirira eddembe ly'abasuubuzi ng'omu ku balwanirizi
b'eddembe ly'abantuabanakku abanyigirizibwa.
Wabula poliisi yabatebuse mangu nebagobaganya

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Ab'olulyo Olulangira bafulu...

EKIWANDIIKO KU MBEERA YA KABAKA OKUVA MU BOOLULYO OLULANGIRA

Endabirira y'akamwa n'amannyo.

▶️ Olabirira otya akamwa n'...

▶️ SSAAYANSI W'OBULAMU; Olabirira otya akamwa n'amannyo.  

Yiga okukola emisubbaawa awaka.

▶️ Yiga okukolera emisubbaa...

▶️ Yiga okukolera emisubbaawa awaka ofune ensimbi.

Dr. Specioza Wandira ng'annyonnyola.

▶️ Dr. Specioza Wandira aku...

▶️ Dr. Specioza Wandira akubirizza abantu okugenda babageme Covid 19.

Natalie E. Brown

Omubaka wa Amerika mu Ugand...

OMUBAKA wa  Amerika mu Uganda Natalie E. Brown ayagalizza  Abasiraamu ekisiibo  ekirungi n'agamba nti kino kibeera...