Abaagalana abanoonya ababeezi

Nnoonya omwami ow’emyaka ekyokukola 40-50, akola, eyazimba nga mwetegefu okwekebeza omusaayi. Nze nnina wooteeri. Ali siriyaasi kuba 0782198926.

 Abaagalana nga bali mu mukwano

ABAKAZI ABANOONYA ABAAMI

Nnoonya omwami ow’emyaka ekyokukola 40-50, akola, eyazimba nga mwetegefu okwekebeza omusaayi. Nze nnina wooteeri. Ali siriyaasi kuba 0782198926.

Nze Sauda. Nnina emyaka 28. Nnoonya omwami. Ansiimye kuba 0700716934. Nze Scovia. Nnina emyaka 22. Nnoonya omwami ow’ekyama. Ayagala kuba 0754508118.

Njagala omwami Omutumulamu. Tujja kwekebeza omusaayi. Nnina emyaka 32. Njagala ali wakati w’emyaka 40-48 ng’atya Katonda. Alina okuba nga Mukristaayo. Nze Betty Kuba 0701213675.

Nze Edith 33. Nnoonya omwami Omulokole, Omuganda nga wa myaka 38-60. Nze ndi munene muddugavu era ndi mukyala muzadde. Kuba 0793805424.

Nze Justine. Nnina emyaka 22. Nnoonya omwami ow’emyaka 30-45. Kuba 0703056931.

Nze Mebo 25. Nnoonya omwami ow’emyaka 35- 50 tukole omukwano ogw’ekyama. Kuba 0771481376.

Nze Nashiba. Nnina emyaka 27. Nnoonya omwami ow’ekyama. Kuba 0706739724.

Nze Irene. Ndabika bulungi. Nnina emyaka 27. Nnoonya omwami ow’emyaka 26-55. Kuba 0706637181.

Nnoonya omusajja Omukatoliki, ow’emyaka 50-65 nga yeetegese kungata mu bufumbo Obutukuvu. Nze nnina emyaka 48. Ali siriyaasi. Kuba ku 0706399030.

Nnoonya omwami owekyama ng’alina emyaka 45-55. Kub0702347474.

Nnoonya omusajja ow’emyaka 45-60. Njagala ng’akola kubanga nange ndi mukozi. Nnina emyaka 37. Ndi mutono, muwanvu, ndi muddugavu. Kuba 0701974397.

Nze Jane. Mbeera Jinja - Mafubira. Nnina emyaka 35. Njagala omusajja ow’ewamyaka 40-50 nga mwetegefu okwekebeza omusaayi. Nnina abaana babiri. Kuba 0753469310.

Nze Leticia. Mbeera Jinja- Bugembe. Nnina emyaka 39 era nkola. Ndi ku ddagala lya ARVS. Njagala omusajja naye mulwadde ali ku ddagala, ow’emyaka 50-70, atya Katonda, alina eddiini mu mutima nga si muyaaye. Kuba 0787532708.

Nze Shanita. Nnina emyaka 22. Nnoonya omusajja ow’emyaka 30-50. Kuba 0755673149.

Nze Flavia. Nnina emyaka 25. Nnoonya omwami ow’okufubirwa. Ayagala kuba 0752875246.

Nnoonya omusajja Omulokole. Nnina emyaka 20. Kuba 0756237705.

Nze Nalwoga 23. Nnoonya omwami ow’emyaka 35-60 anaasobola okundabirira. Ndabika bulungi. Asiimye kuba 0703404654.

Nnina emyaka 28. Mbeera Buloba. Ndi Mulokole era nkola. Nnoonya omwami ali HIV+, akola, alina ewuwe nga mwetegefu okubeera nange. Njagala alabika obulungi. Kuba 0757651644.

Nze Irene. Nnina emyaka 28. Nnoonya omusajja omuntumulamu, ali siriyaasi nga nze. Kuba 075729998 oba 0757299984 oba 070669005.

ABASAJJA ABANOONYA ABABEEZI

NZE Yasini Mayengo,35. Mbeera Masaka-Lukaya era gye nkolera obwa makanika bw'emmotoka. Nnoonya omukazi amanyi omukwano nga mukulu mu myaka, omukozi nga waakuwasa. Ndi ku ssimu 0753575715.

Nze Erias, 58. Ndi ku ddagala lya ARVs, Muganda era nneddira Lugave. Ndi Mukristaayo, nkola era sipangisa. Mbeera Buddo. Sirina baana waka. Njagala mukazi atali Musiraamu, si mumpi, Omuganda, akola, atalina baana, omunene ekisaanide nga teweeyerusa. Kuba: 0757408679.

Nze Ronald. Njagala sugammami ananteekamu kkaasi ate ampase. Nnina emyaka 30. Kuba 0701305667.

Nze Jjuuko A. Mbeera Ntinda. nnina emyaka 35. Ndi muwanvu era muddugavu. Njagala omukyala alina empisa n’eddiini nga wa myaka 28-35 tukole obufumbo. Anneetaaze kuba 0757725167

Nze Peter Kiwanuka. Nnina emyaka 36. Nkola kumpi ne Kampala. Nnoonya omukyala atasussa myaka 30 nga yasomako era ng’akola. Tulina okwekebeza omusaayi. Kuba 0701886452.

Nze Mark. Nkolera Kampala. Nnoonya omuwala alina ennyonta y’omukwano. Ali siriyaasi kuba 0757873715.

Nze Henry Busuulwa. Nnina emyaka 38. Mbeera Gayaza. Nnoonya omukyala ow’emyaka 24-30, omuwanvu nga yasomako.Tulina Okwekebeza siriimu. Kuba 0772480946.

Nze John Kimbugwe. Mbeera Kampala. Nnina emyaka 40. Ndi yinginiya. Nkolera mu Wakiso. Njagala sugammami nga yeevuga. Sifa ku myaka. Kuba 0756610189.

Nnoonya omuwala omuwulize, ow’emyaka 18-25, abeera mu Kampala oba Wakiso, owempisa ng’alabika bulungi. Nze nnina emyaka 26. Kuba 0757732421 oba 0787381938.

Nze Aziz. Nnina emyaka 34. Njagala omukazi asobola okunteekamu ku ssente nga wa myaka 28 n’okweyongerayo. Omusiraamu kuba 0705 936602.

Nze Alex. Nnina emyaka 29. Nnoonya omuwala omulungi, amanyi omukwano ate alina ennyonta y’omukwano. Akube Ku 0775478709/0701478709.

Nnoonya omukazi ayagala okufumbirwa, alina siriimu, omutonotono, olabika obulungi ennyo. Njagala atasussa myaka 30 n’abaana babiri kuba nange nnina babiri ate baakubeera ne maama waabwe. Ne bw’oba tolina mulimu nja kukuwa kapito. Nze Kafeero. Nnina emyaka 48. Kuba 0794122615.

Nnoonya omukyala atanoonya ssente ng’ayagala omukwano. Nkubira ku 0756123810.

Nnoonya sugammami alina ssente ng’ali wakati w’emyaka 35-50. Ali siriyaasi kuba 0781353536.

Nnoonya omuwala Omuganda, eyasoma, ow’empisa, Omukatoliki ng’ali wakati w’emyaka 23-28. Nze nnina emyaka 30. Kuba 0705472444.

Nze HS. Njagala sugammami ananziggya ku ddaala kwendi. Kuba oba weereza obubaka ku 0706241513.

Nze Fred B. Mbeera Kampala. Nnoonya omukazi alina ssente nga mwetegefu okunzaalira omwana. Ndi mulungi ate nnina laavu. Njagala wa myaka 30-47 nga mwetegefu okwekebeza omusaayi. Nze nnina emyaka 35. Kuba 0754451222.

Nze Asuman Mbuga 27. Ndabika bulungi era mpeesa ekitiibwa. Mbeera Sseeta. Nnoonya omukyala ali wakati w’emyaka 20-50, amanyi omukwano, eyeevuga, alina ssente, kuba nange nninamu. Kuba 0776445846.

Ayagala ekifaananyi kyange nsobola okuweereza ku whatsapp. Njagala wa mukwano. Nze MG. Nnina emyaka 29. Nnoonya sugamami tukole omukwano ogw’ekyama. Kuba 0759487249.