Omuliro gusaanyizzaawo ekisulo

EBINTU by'abayizi b'essomero lya King David High School e Lukaya bitokomose ekisulo kyabwe bwe kikute omuliro ne kisanaawo.

EBINTU by'abayizi b'essomero lya King David High School e Lukaya bitokomose ekisulo kyabwe bwe kikute omuliro ne kisanaawo.

Abayizi baalabuukiridde mangu akabenje kano wabula bangi amakeesi omwabadde ebyabwe ne bagaleka ttayo ne bisanaawo.

Heedimasita, Fred Asiimwe yagambye nti omuliro gwandiba nga gwavudde ku bbalabu y’amasannyaklaze eyayabise ne gukwata obutimba bw’abayizi. Mu kusooka, aba King David baabadde basabidde abayizi ba S.4 ne 6.
Laba P.17

Omuliro gusaanyizzaawo ekisulo