BUKEDDE W'OLWOMUKAAGA YATUUSE DDA MU KATALE NG'AKULEETEDDE BINO.

Abawala abalala 2 battiddwa; omu omulambo bagusudde Kawempe, omulala bamutugidde mu ofiisi ya ssentebe.

Ebiwundu by’ennyondo ze baakubye Chris Evans ku mutwe bitiisizza abasawo.

Mulimu emisolo emipya emikakali egikulindiridde mu bajeti eneetera okusomwa.

Ettaka ly’e Bukalango lirugenda; Aba Munsenyoli Magembe battunka n’Aboobutiko abalikaayanira.  Byonna mu Bukedde w’Olwomukaaga.

Mu Byemizannyo: Tukulaze abatendesi abali mu kattu k’okulonda ttiimu za World Cup etandika omwezi ogujja.