BUKEDDE W'OLWOKUBIRI AFULUMYE ALIMU EBIKULU BINO

Omusika wa Mufti afudde bamusumika era tukulaze ebyabaddewo. Mulimu engeri Sure Deal gy’alwanye okuva e Luzira.

Omusika wa Mufti afudde bamusumika era tukulaze ebyabaddewo.

Mulimu engeri Sure Deal gy'alwanye okuva e Luzira.

Omulabirizi Mutebi atwaliddwa Bungereza mu ddwaaliro, yeetaaga kawumbi okumukolako.

Mu Ssenga: Tukulaze ensonga 8 ezireetedde  abakazi okwongera okuzaala ebbali mu basajja abalala.  

Mu Byemizannyo: ManU olwakubye Spurs n'ebuukula. Kati baagala kumalira mu kyakuna.