BUKEDDE W'OLWOKUTAANO YAFULUMYE DDA NG'ALIMU BINO

Mulimu engeri baminisita gye batadde akazito ku Kiwanda ategese empaka z’obubina bw’abakazi.

BUKEDDE W'OLWOKUTAANO YAFULUMYE DDA NG'ALIMU BINO

Mulimu engeri baminisita gye batadde akazito ku Kiwanda ategese empaka z'obubina bw'abakazi.

Ssabaluuli bamututte ku poliisi ku by'obutalabirira mukyala we.

Mulimu ebifaananyi ng'abakazi basazeeko omuyimbi Lutalo ekyamuleetedde okusoberwa.

Mu Sanyuka ne Wiikendi: Tosubwa okumanya essanyu n'amaziga ebibeera mu kutegaka ebivvulu . Byonna mu Bukedde w'Olwotaano.

Mu Byemizannyo: Susan Muwonge alaalise okukeesa abasajja 39 emmotoka z'empaka ezigenda okubeera e Mbarara.