
BYA STUART YIGA
Musajja mukulu ono eyakwatiddwa oluvannyuma lw'okusangibwa ne ttivvi egambibwa okubeera enzibe.
Okusinga abadde atigomya bifo okuli, Kira, Bulindo, Najjera, Kiwatule, Nalya, Ntinda, Bweyos, Kireka, ne Namugongo.
Mukiseera kino anyumirwa ku Poliisi ye Najjeera, nga n'okunoonyereza bwe kugenda mu maaso.
Kigambibwa nti y'akulira akabinja k'ababbi ababaza nga bannyinimu tebaliiwo ne balimba ba yaaya nti babayumye ebintu by'omunju!