BUKEDDE W'OLWOMUKAAGA YAFULUMYE DDA NG'ALIMU EBIKULU BINO

Paasita Bugingo ayongedde okuvuluga mukyala we n’omwana. Tukulaze n’engeri gye yakyala mu bazadde b’omugole mu kyama.Bobi Wine olumutadde n’awera nga bw’agumye. Tosubwa bye yayogedde.

Paasita Bugingo ayongedde okuvuluga mukyala we n'omwana. Tukulaze n'engeri gye yakyala mu bazadde b'omugole mu kyama.

Bobi Wine olumutadde n'awera nga bw'agumye. Tosubwa bye yayogedde.

Tukulaze obukambwe bw'aba LDU abaakafulumizibwa mu bifaananyi abalaga nti tebalina ntengereze mu kunasula mmanduso ya mmundu.

Mu Tambula n'omulembe. Mulimu ebintu 10 omukazi by'alina okumanya ku ngoye ezikwata omubiri. Byonna mu Bukedde w'Olwomukaaga.

Mu Byemizannyo: Tukukubidde ttooki mu nsiike ya Liverpool ne Newcastle Pool mw'erina okuwangulira okusigala mu lwokaano lw'ekikopo.