EBIKULU MU BUKEDDE W'OLWOKUSATU

Mulimu engeri Polofeesa Apollo Nsibambi gye yafiiridde awaka. Minisita atabukidde Paasita Bugingo okumuwemula. Bugingo azzizza omuliro n’amulaalika.

BUKEDDE W'OLWOKUSATU AKULEETEDDE EBIKULU BINO

Minisita atabukidde Paasita Bugingo okumuwemula. Bugingo azzizza omuliro n'amulaalika.  

Tukulaze engeri abajulizi gye bafukamiza abanene n'ekiri e Namugongo.

Mu Ono ye Kampala: Abasuubuzi ne Bannakampala balaze KCCA ebinaakendeeza amataba mu Kampala n'emiriraano. Byonna mu Bukedde w'Olwokusatu.

Mu Byemizannyo: Arsenal ne Chelsea buli ludda luwera bwe banaaba battunka mu fayinolo ya Europa. Tukukubidde ttooki mu nsiike eno.