Aba NRM temunnwanyisa - Kusasira

OMUYIMBI Catherine Kusasira eyaakalondebwa ku buwabuzi bwa Pulezidenti ku nsonga za Kampala asabye abakulembeze ba NRM okukomya okumulwanyisa, wabula bamwegatteko bakolere wamu basobole okutwala ekibiina mu maaso.

Kusasira wakati n’abamu ku bakulembeze ba disitulikiti y’e Wakiso.