Abaasomerako e Kako bawaddeyo emmere ya COVID eyambe ku basomesa

ABAYIZI abaasoomerako e Kako abeegattira mu kibiina kya Kako Old Students Association (KOSA) badduukiridde essomero lye Kako n'ebikozesebwa mu kiseera kino eky'omuggalo.

Abaasomerako e Kako nga bawaayo ebintu

ABAYIZI abaasoomerako e Kako abeegattira mu kibiina kya Kako Old Students Association (KOSA) badduukiridde essomero lye Kako n'ebikozesebwa mu kiseera kino eky'omuggalo.

Bano nga bakulemeddwaamu Syson Namaganda, Jesca Nnanyong Sam walusimbi ,Frank Leslie,  cao Nathan lujumwa owe masaka, waliyo mugwanya ssali Ignatius, Dan lutaaya, ssali Charles nga ban b'e London,Jjuuko justine omuzanyi we bikonde mu America,Nabukenya Harriet owe Germany,  baguze ebintu eby'enjawulo omuli Obuwunga, omuceere,Sukaali n'ebijanjaalo ne babitikka ne Nathan ku lwa banne bonna.