Brig. Flavia Byekwaso alondeddwa ku ky'obwogezi bwa UPDF ekibaddemu Richard Karemire

UPDF elonze Brig Gen Flavia Byekwaso mu kifo ky'omwogezi wa UPDF ekibaddemu Brig. Gen. Richard Karemire ate Karemire n'asindikibwa ku kitebe ekigatta omukago gw'amawanga ga East Africa. Karemire abadde mwogezi wa UPDF okuva 2017.

Brig.Flavia Byekwaso alondeddwa okwogerera amagye ga UPDF