Olumbe lwa Pasita Yiga balufudde katale ka mubuulo: Abatunda masiki, n'ebifaananyi by'omugenzi beetala

Kalenda okuli ebifaananyi bya Yiga

Mu lumbe lwa pasita Yiga abatunda eby'okulya, masiki n'abatunda t-shirt okuli ekifaananyi ky'omugenzi bali mu keetalo basobole okwenogera ku nusu.

Bya Lawrence Mukasa