Njagala omusajja omwetegefu okwekebeza siriimu

By Musasi wa Bukedde

Oyagala musajja wa ngeri ki? Njagala musajja omwetegefu okwekebeza siriimu, atya Katonda, afaayo, omwetegefu okugenda mu bakadde bange.

Kazi1 350x210

Amannya ggwe ani?

Nze Joan Namaganda.

Obeera wa?

Mbeera Mulago.

Oli wa myaka emeka

Ndi wa myaka 19

Okola mulimu ki?

Nsiba nviiri.

Olina abaana bameka?

Ssizaalangako wadde okufumbirwa.

Oyagala musajja wa ngeri ki?

Njagala musajja omwetegefu okwekebeza siriimu, atya Katonda, afaayo, omwetegefu okugenda mu bakadde bange.

Eby’omukwano tobikedde?

Nedda bambi kuba nfunye okutendekebwa okumala okuva eri bakadde bange.

Bakufunye batya?

Bakube 0706949868