Twagala balina nnyonta ya laavu

By Musasi wa Bukedde

Nze Kakule, mbeera Mubende, nnina emyaka 25. Nnoonya omukyala nnamwandu oba sugammami ng’alina ssente. Njagala wa myaka 28 - 50 aneetwalire ewuwe. Nnina omukwano omujjuvu, omutali maziga, kwejusa oba makoona. Omuyaaye era atalina mazima totawaana. Ali siriyaasi nkubira ku 0784709604 oba 0777607286.

Twaka 350x210

Abakuzaala baakuwa linnya ki?

Richard Mukisa

Christmas waakalya mmeka?

Nnaakalya 32 zokka.

Weddira ki?

Neddira Nte

Obeera wa?

Mbeera Nabweru

Okola mulimu ki?

Ndi yinginiya.

Oyagala mukyala afaanana atya?

Njagala mukyala ali wakati w’emyaka 30 - 45, omwetegefu okukola obufumbo ate okwekebeza tteeka.

Alina omulimu n’empisa nkubira ku ssimu, 0789659134.

Mbeera Ntebe nnoonya sugamammi atali muyaaye nnina emyaka 22, kuba 0703648846.

Njagala sugammami ng’alina ku ssente. Nze Edson Tumusime, nnina emyaka 22. Asobola kuba 0706993255 / 0772532322.

Nze Salim al-Mahadi, nnina emyaka 24 nga nva mu East Africa Yunivasite. Njagala omwagalwa ali wakati w’emyaka 18 - 28. Kuba ku 0782434715.

Nze John, nnina emyaka 40, mbeera Mukono. Nnoonya omukyala alina ku ssente tukole omukwano. Njagala anaasobola okunnyongera mu bizinensi. Kuba 0703403872.

Nze Robert 25, nnoonya omuwala ow’okuwasa ow’emyaka 18. Kuba 0780330285.

Nze Fred, 27, mbeera Bweyogerere nga neddira Ffumbe. Ndi mucinjaji. Nnoonya mukazi nga wa buvunaanyizibwa ate ng’alina ke yeekoledde. Njagala ali wakati w’emyaka 30 - 55. Alina empisa kuba 0751264400.

Mbeera Mityana, nnina emyaka 30. Nnoonya sugammami nga teyeddira Nnyonyi. Kuba 0782815509.

Nnina emyaka 25, njagala sugammami. Bw’oba gy’oli, nkubira ku 0702641281, nze mbeera ku Kaleerwe.

Nze mbeera Kampala, nnina emyaka 37. Ndi Muganda. Njagala omukyala atya Katonda okuva ku myaka 25 twagalane. Omwetegefu nkubirako twogere ebisingawo ku 0704256046.

Nze WJSS Junior, mbeera Lyantonde nga nnina emyaka 22. Nnoonya omuwala omweru ng’ali wakati w’emyaka 18 - 20. Ow’Ekkobe totawaana. Asiimye kuba ku 0781052345 oba 0756036247.

Nze Emma, ndi Munyankole. Njagala sugammami ali siriyaasi. Tujja kukola omukwano gwanaaba ayagala gwonna era ndi mwetegefu. Asiimye kuba 0785688716 oba 0783841840.

Nze Charles, nnoonya omuwala ali wakati w’emyaka 18 - 25 tukole omukwano ogwaddala. Asiimye kuba 0752397403 oba 0775866421.

Mbeera Nakulabye, nze FW. Njagala omukyala nga tukulane naye mu bufumbo ng’alina ffiga, nga muwanvu ate nga mweru. Njagala ali wakati w’emyaka 30 - 35 ate ng’ali ku ddagala lya ARVs. Kuba ku ssimu 0756499945.

Nze Davis, mbeera Ntinda era ndi Muganda, muddugavu, muwanvu. Nnina abaana babiri naye sirina mukazi. Njagala omukyala atya Katonda tukole obufumbo ng’ali wakati w’emyaka 28 - 38. Asobola kuba 0756117993.

Nze Berka Nnina emyaka 30. Nnoonya Sugammami ali wakati w’emyaka 35 - 45, ng’alina ssente anaanfunira n’omulimu. Alina ennyonta ya laavu kuba 0759746136.

Nze Yiga Ronad. Nnoonya sugammami ng’ali ku ddagala kuba nange ndi ku ddagala lya ARVS naye nga ndabika bulungi. Kuba 0758248329.

Nnoonya omuwala ow’ekyama nga yasomako. Ayagala ebisingawo kuba 0706130798.

Nze Kakule, mbeera Mubende, nnina emyaka 25. Nnoonya omukyala nnamwandu oba sugammami ng’alina ssente. Njagala wa myaka 28 - 50 aneetwalire ewuwe. Nnina omukwano omujjuvu, omutali maziga, kwejusa oba makoona. Omuyaaye era atalina mazima totawaana. Ali siriyaasi nkubira ku 0784709604 oba 0777607286.

Nze Alex, njagala omukyala ali wakati w’emyaka 30 - 45. Nze nnina emyaka 35. Kuba 0751225166.

Nze MK, nnina emyaka 40. Noonya omukyala okuva ku myaka 25 - 40 ng’alabika bulungi, alina figa ate nga wa buvunaanyizibwa. Njagala alina ku ssente nga yeevuga. Nze ndabika bulungi ate nnina n’omulimu gw’obuvunaanyizibwa. Omukyala anoonya ‘love dokita’ ontuuseeko, nkubira tuteese kuba 0753619265.

Nze Abbey e Kawempe, nnina emyaka 36. Nnoonya omukyala omulungi ddala nga Muganda oba Munyankole. Njagala ali wakati w’emyaka 20 - 30 nga wa mpisa. Omuyaaye tonkubira. Ndi ki ssimu, 0758467240.

Nze Charles, njagala muwala ali wakati w’emyaka 19 - 24. Asiimye kuba 0752397403 oba 0775866421.