Njagala musajja Musiraamu atya Katonda

By Musasi wa Bukedde

Omusajja gwe njagala alina kuba Musiraamu, afaayo, atya Katonda nga mwetegefu okugenda ewaffe n'okwekebeza omusaayi, atasussa myaka 40 ate ng'alina omulimu.

Tya 350x210

WEEBALE kunyirira.
Ssaala zammwe.
Ggwe ani?
Nze Hadija Nalumansi
Obeera wa?
Gayaza
Olina emyaka emeka?
Ndi wa myaka 23.
Weddira ki?
Ffumbe.
Okola mulimu ki?
Nsiba nviiri
Obuzibu osinze kubusanga
wa?
Nnina ekizibu
ky'obutayogera
n'obutabeera na musajja.
Oyagala mwaami alina
bisaanyizo ki?
Omusajja alina okubeera
nga musiraamu, afaayo,
atya Katonda nga
mwetegefu okugenda
ewaffe n'okwekebeza
omusaayi, atasussa myaka
40 ate ng'alina omulimu.
Bakufunye batya?
Bakube 0783622529.