Omwami asobola okunfunira eky’okukola oli wa ?

By Musasi wa Bukedde

Njagala omwami omweru, ali wakati w’emyaka 29-35, akola asobola okunfunira eky'okukola, omwetegefu okwekebeza omusaayi. Bakufunye batya? Bakube 0706582208.

Use 350x210

NNYABO obulamu bugamba ki?

Bulungi mukwano.

Kiki ekisinga okukumalako emirembe?

Obutabeera na mwagalwa kye kisinze okumalako emirembe.

Ggwe ani?

Nze Betty Nampijja

Weddira ki?

Neddira Nte

Obeera wa?

Mbeera Mpigi

Olina abaana bameka?

Nnina omu

Oyagala omwami alina bisaanyizo ki?

Njagala omwami omweru, ali wakati w’emyaka 29-35, akola asobola okunfunira eky'okukola, omwetegefu okwekebeza omusaayi. Bakufunye batya? Bakube 0706582208.

Twetaaga abasajja abayonjo Omwami

NZE Florence Namyalo 35. Mbeera Makindye, neddira Nvubu, nazaalako, nsiba nviiri. Nnoonya omwami ali ku ddagala lya ARVS ng'alabika bulungi kuba nange nyirira, alina empisa n’omulimu nga ssi Musiraamu nga wa myaka 43-55. Kuba ssimu 0758529876.

Nze Hadijah Nansimbe 30, mbeera Nagalama. Nnoonya omusajja ow’eddembe nga wa buvunaanyizibwa atajja kwejjusa nga tukwataganye kubanga nange ndi wa buvunaanyizibwa. Njagala kutandikira ku myaka 40 n’okweyongerayo. Asiimye kuba 0782912055 atali siriyaasi teweekooya.

Nze Stella 38. Nnoonya omusajja alina emyaka 39- 60. Ayagala kuba 0751784594.

Nze Margret Nalweyiso 37, mbeera mu Kalagi. Nnoonya omusajja ow’obuvunaanyizibwa nga mwetegefu okubeera nange ng’atandikira ku myaka 40. Ansiimye kuba 0778705103 twogere.

Nze Renah 36, ndabika bulungi, nfaayo, siri bubi. Njagala omusajja ow’emyaka 48-60 tukole omukwano ogw’ekyama. Njagala alabika obulungi, alina obudde bwange, amanyi omukwano, nga tali bubi. Whatsapp ku 0786190151.

Nnoonya omwami ow’obuvunaanyizibwa ng’asobola okundabirira nange ne mulaga omukwano ogw’ekyama ogutaliimu kuzaala nga wa myaka 44-65. Nze Nnina 38. Tujja kwekebeza omusaayi. Kuba 0782534821.

Nze Shakirah 29. Nnoonya omwami alina emyaka 35-50. Ayagala kuba 0701143975.

Nze Ndagire 28, nnoonya omwami owokufumbirwa. Ayagala kuba 0755566990. Nnoonya omusajja nga wa myaka 35-48 ng’alina ku ssente. Nze nnina emyaka 29. Ndabika bulungi. Kuba 0702384384.

Ndi muwala mulungi era ntunda ssimu. Nnoonya omusajja twagalane mu kyama. Kuba 0778838085. Nze Asha Naigagga 30. mbeera Nakawa, nzaalibwa Busoga, nazaalako, ntunda byakulya. Nnoonya omwami eyazaalako nga talina mukazi, ow’emyaka 35 ne 45 nga mwetegefu okukola obufumbo n’okwekebeza omusaayi. Kuba 0702232709.

Nze Annet 25. Nnoonya omwami ow’okufumbirwa. Ayagala kuba 0704900693.

Nze Shifra 28. Nnoonya omwami ali siriyaasi. Kuba 0757345458.

Nze Linda 25. Nnoonya omwami ow’emyaka 35-52 tukole omukwano ogw’ekyama. Ansiimye kuba 0703404654 twogere.

Nze Rashidah 39. Nnoonya omwami ow’okufumbirwa. Ayagala kuba 0770535286.

Nnoonya omusajja omuntumulamu. Nze Shakira Nalusiba. Saagala Balokole. Nnoonya omwetegefu okumwanjula mu bakadde, atasussa myaka 35. Nze nnina 26, nasomako naye sirina mulimu. Ndi mwetegefu okufumba. Ndi Kampala naye nzaalwa Masaka. Kuba 0757361736.

Nze Rema 28. Nnoonya omwami tukole omukwano ogw’ekyama. Ali wakati w’emyaka 40-60 kuba 0787562746 twogere.

Ndi mukazi mulungi era nnina waaka. Njagala omusajja twagalane mu kyama. Kuba 0708300120.

Nnoonya omusajja ow’okufubirwa. Njagala Musiraamu nnyo nga mwetegefu okwekebeza omusaayi n’okukyala ewaffe. Ali siriyaasi kuba 0706576797.