Abakazi bakooye ekiwuubaalo banoonya basajja

By Musasi wa Bukedde

Abakazi bakooye empewo y'ekiro baagala basajja babamaleko ekiwuubaalo.

Nakyanzi3 350x210

Twagala baami abanaatuwasa
 
Nze Aida 39 . Mbeera Mukono, ndabika bulungi ate ndi mukyala wa buvunaanyizibwa. Nneetaaga omwami nga naye wa buvunaanyizibwa, ow’emyaka 45 n’okweyongerayo nga ssi wa bizibu nnyo, afaayo nga mwetegefu okukolera awamu nange, bw’aba alina we tusobola okulimira kirungi kuba njagala nnyo okulima n'okulunda oba okukola bizinensi yonna. Tujja kwekebeza omusaayi. Kuba 0708437746.
 
Nze Catherine Nanyonga 23.   mbeera  Gayaza. Nnoonya  omusajja ow’empisa n’egonjebwa  kubanga nange bwendi. Omwetegefu okumpasa kuba  0705147019. 
 
Nze  brenda Nalutaaya 30. mbeera Kyengera.  nnoonya omusajja  gwe nsobola okubeera naye ebbanga lyonna, ow’emyaka 30-50 nga mwetegefu okwekebeza omusaayi. Kuba 0777 698549.
Nnoonya omwami ow’okufumbira nga wa buvunaanyizibwa nga wa myaka 35-45. tusooka ku musaayi. Eyazaalako ali siriyaasi kuba 0705383039.
 
Nze Jalia 25. Nnoonya omwami ow’emyaka 35-50. Kuba 0758953950.
 
Nnoonya omwami atalina mukazi. Nnina emyaka 23. Njagala atapangisa ng’anaasobola oku ndabirira n’omwana wange. Ndi mumbejja Tusooka ku musaayi. Anneetaaze kuba 0701587263.  
 
Nze Irene 22. Nnoonya omwami ow’okufumbirwa. Ayagala kuba 0705822971.
 
nze shakirah 28. Nnoonya omwami ow’okufubirwa ng’ali wakati w’emyaka 35-55. ayagala kuba 0708160665.
 
nze Nanteza 28. Nnoonya omusajja ow’emyaka 35-50. Ali siriyaasi kuba 0703056931.
 
Nze Juliana 25. Nnoonya omwami ow’emyaka 26-55. Kuba 0706520516.
 
Nnoonya omwami ow’okufumbirwa nga mwetegefu okubeera nange. Nnina emyaka 39. Kuba O753356118.
 
Nnoonya omwami ali ku ddagala, ow’emyaka 40-50. Nze nnina emyaka 35. Ali siriyaasi kuba 0780788944 oba 0757154141.
 
Nze Jamila 30. Mbeera mu kampala era nkola. Nnoonya omwami akola, omuntumulamu, atya katonda, ow’emyaka 38 n’okudda waggulu, alabika bulungi, ali wuwe, ng’alina siriimu. kuba 0708295300.
 
Nze Amina. Ndi muwala mulungi.  Nnoonya omusajja twagalane mu kyama.  kuba 0756732341, 0756849820 oba 0778838085 twogere.