Abantu bakung'aanidde mu kifo we batidde Kaweesi: Biwoobe na maziga

By Musasi wa Bukedde

Enkuyanja y'abantu okuva 'e Bule n'e Bweya' bakung'aanidde e Kulambiro mu kifo awafiiriddewo omwogezi wa Poliisi mu ggwanga, AIGP, Andrew Felix Kaweesi.

Kufa1 350x210

Enkuyanja y'abantu okuva 'e Bule n'e Bweya' bakung'aanidde e Kulambiro mu kifo awafiiriddewo omwogezi wa Poliisi mu ggwanga, AIGP, Andrew Felix Kaweesi.

Abantu obwedda bakaaba amaziga nga tebakkiriza oba ddala Kaweesi y'akubiddwa amasasi.

alt=''