BUKEDDE KU SSANDE YATUUSE DDA MU KATALE NG’ALIMU EBIKULU BINO

By Musasi wa Bukedde

Mulimu ensonga ezaavuddeko poliisi okukwata taata wa Nnaabagereka e Nkumba. Owa North Korea alonze Genero agenda okubeera mu mitambo gy’okulaga Amerika essomo egimalemu amampaati.

Ya 350x210

Mulimu ensonga ezaavuddeko poliisi okukwata taata wa Nnaabagereka e Nkumba.

Owa North Korea alonze Genero agenda okubeera mu mitambo gy’okulaga Amerika essomo egimalemu amampaati.

Tusubwa okumamya ebifo amakula Bukedde gy’atwala abasomi baayo mu Abu Dhabi mu kalulu akatandika ku Mmande.

Mulimu ebizuuliddwa ku mukazi omulala eyattiddwa mu bitundu by’e Ntebe nga kati baweze 7 mu bbanga lya myezi 2. Byonna mu Bukedde ku Ssande.

Mu Byemizannyo: Arsenal oluwangudde Leicester mu gwagguddewo Premier, Arsene Wenger n’alaga w’agenda okuteeka amaanyi olwo ttiimu ye eyongere okufuuka kabiriiti.