Amakanzu g'Abasiraamu ne Hijab bitunda nga keeki eyokya

By Silvano Kibuuka

Abasiraamu nga beeyunidde okugula amakanzu ne Hijab okwetegekera Idd. Awo baabadde ku Cooper Complex ng'endibota z'amakanzu ne Hijab kati ziyiiriddwa ku nguudo mu Kampala ku bbeeyi entonotono.

Kola1 350x210

Ku ntandika ya wiiki zaabadde ku Shs 10,000/= wabula kati batunda 5,000/=.