Obadde okimanyi?

By Musasi wa Bukedde

NTI abo bonna abaakosebwa enguudo ezikolebwa n’okugaziyizibwa baweebwa ennaku 30 zokka mu mateeka okuba nga bamaze okusenguka oluvanyuma lw’okuliyirirwa?

Bayo1 350x210

NTI abo bonna abaakosebwa enguudo ezikolebwa n’okugaziyizibwa baweebwa ennaku 30 zokka mu mateeka okuba nga bamaze okusenguka oluvanyuma lw’okuliyirirwa?

l Kino bwe kitakolebwa ekitongole ky’ebyenguudo mu ggwanga ekya UNRA kiba n’eddembe okukozesa eryaanyi okumenya ebizimbe oba ebintu byonna ebiba biri mu kibangirizi ky’ekkubo nga bwe lyapimibwa okuyita.