Minisita Muloni awadde bannayuganda essuubi ku mbeera y'amasannyalaze

By Musasi wa Bukedde

Minisita Muloni awadde bannayuganda essuubi ku mbeera y'amasannyalaze

Mu1 350x210

Bya Mary Nambwayo

MINISITA w'ebyamasannyalaze n'obugagga obw'omuttaka Irene Muloni ategeezezza nti Gavumenti egenda kuwa buli Gombolola amasannyalaze ku bwereere kiyambe buli Disitulikiti okubeera n'amasannyalaze kwossa neezo Disitulikitiezibadde tezinnafuna masannyalaze okuli Moroto, Buvuma ne Kabongo

Minisita okwogera bino abadde alaga bannamawulire minisitule ye by'ekoze mu mwaka ogusooka mu kisanja akuna Mchezo mu lukung'aana lwa bannamawulire ku media center mu Kampala.

Minisita ayingeddeko nti okutandika n'omwezi gw'omunaana bagenda kutandika okukendeeza amasannyalaze g'ebujagaali okuva ku bukadde bwa Dollor 11 okutuuka ku bukadde bwa Dollor mukaaga kyokka era mumwaka guno gwennyini karumah egenda kuba  wedde era ng'eweza amasannyalaze obungi bwa 600 mega watts, ssaako ne Isimba egenda okuggwa omwaka guno ey'okubeera n'amasannyalaze agaweza 180mega wats.

 

Bwatyo agambye mu mwezi gw’omunana enteekateeka z’okukendeza amasanyalaze ge bujaagaali okuva ku US11 mpaka ku US6dollars zakumalirizibwa mu mwezi ogwo,era mu mwaka ogwom gwenyini ogwa 2017 nga gugwako Kaluma erina [600mega watts] ne Isimba[180megga watts] zakugwa era nga kino kyakuyamba okuleeta