BUKEDDE W’OLWOKUSATU AKULEETEDDE BINO BY’OTOLINA KUSUBWA

By Musasi wa Bukedde

Sheikh Kamoga ne banne 3 bwe babasalidde ekibonerezo ky’okusibwa amayisa ne balangirira ekiddako.Nnamwandu wa Sheikh Hassan Kirya akyalina ebibuuzo ku nsala ya kkooti mu gw’Abasiraamu.

Baana 350x210

Sheikh Kamoga ne banne 3 bwe babasalidde ekibonerezo ky’okusibwa amayisa ne balangirira ekiddako.

Nnamwandu wa Sheikh Hassan Kirya akyalina ebibuuzo ku nsala ya kkooti mu gw’Abasiraamu.

Mulimu Pulezidenti by’alagidde ku bya Kasirye Ggwanga okwokya ttulakita. Byonna mu Bukedde w’Olwokusatu.

Mu Ono ye Kampala tukulaze engeri kazambi abadde atambuza Bannakampala nga bakutte ku nnyindo gy’agenda okuggyibwamu amasannyalaze bawone ekivundu .

Mu Byemizannyo: Tukuleetedde Sarah Namubiru ng’akulaga engeri omuzannyo gwa Ludo gye gwamuwa eddya.

Oyo ye Bukedde wo akutwala mu Abu Dhabi.