Abalinnyirira eddembe ly'abaliko obulemu balabuddwa

By Musasi wa Bukedde

Abalinnyirira eddembe ly'abaliko obulemu balabuddwa

Kib1 350x210

Bya Maria Nakyeyune
 
ABAKULEMBEZE ku Disitulikiti y'eSsembabule nga bakulembeddwaamu Ssentebe waabwe Elly Muhummuza balangiridde ekikwekweto ku bazadde abalemeddwa okutwala abaana abaliko obulemu mu ssomero ne babakuumira ewaka nti kikyamu kuba balinnyirira eddembe lyabwe.

ssentebe okwogera bino abadde ku mukolo ogw'okuggulawo ekisulo ky'abaana abaliko obulemu okuli Bakiggala, abalema ne Ba muzibe ku ssomero lya Ssembabule Church of Uganda Primary School nga kSsembabuleiwemmense obukadde 45 ezaawereddwayo Disitulikiti