BUKEDDE W’OLWOKUTAANO YAFULUMYE DDA NG’ALIMU EBIKULU BINO

By Musasi wa Bukedde

Putin owa Russia akozeewo akatiisa e Syria n’aleka abajaasi ba Amerika nga bafeesa.

St1buk270418 350x210

BUKEDDE W’OLWOKUTAANO YAFULUMYE DDA NG’ALIMU EBIKULU BINO

Mwannyina w’omuwala alumiriza Walukagga okumuzaalamu omwana, aleese bwiino.

Mulimu omukazi atutte omusajja ku poliisi bwe balemeddwa okukkaanya ku ngeri gy’alina okumusanyusa mu buliri.

Mu Sanyuka ne Wiikendi: Mulimu Bassereebu abaaliwo nga ba maanyi ne tukulaga ensi gye yabakasuka omuli ne Straka Beibe nga mu kiseera kino akasibira Maganjo

Byonna mu Bukedde w’Olwokutaano.

Mu Byemizannyo: Tosubwa abazannyi

ABAKUNGU ba URA FC gabeesibye ku mutendesi asikira Paul Nkata, eyagisuddewo amangu ddala nga KCCA ebawuttudde ggoolo 7-2 ku Lwokubiri.

https://www.bukedde.co.ug/bukedde/ebyemizannyo/1476489/abakungu-ura-basattira-lwa-nkata-kusuulawo-ttiimu