BUKEDDE W’OLWOKUTAANO YAFULUMYE DDA NG’ALIMU BINO:

By Musasi wa Bukedde

Mulimu ebipya ku batta abawala omuli obujulizi obubalumiriza kyokka nga butiisa.

St1buk250518 350x210

Mulimu ebipya ku batta abawala omuli obujulizi obubalumiriza kyokka nga butiisa.

Tukulaze engeri omuyimbi Cute Kaye gye baamukwatidde mu bubbi.                                                                                               

Mulimu ebyamaguzi ebitali ku mutindo ebisse obusuubuzi.

Mu Sanyuka ne Wiikendi: Tosubwa Aboogezi b’oku mikolo abasanyusa n’abanyiiza abantu. Byonna mu Bukedde w’Olwokutaano.

Mu Byemizannyo: Tulambuludde ekinaabeera mu nsitaano ya Uganda Premier League bw’eneeba ekomekkerezebwa leero ku Lwokutaano ku anaatwala ekikopo n’abagenda okusalwako.