Ebya Kayihura: Aleeteddwa e Kampala okuva mu makaage e Kashagama - Lyantonde

By Musasi wa Bukedde

AGAAKAGWAWO: Kikakasiddwa, Gen. Kale Kayihura aleeteddwa ku nnyonyi okuva mu makaage e Kashagama - Lyantonde n'atwalibwa e Mbuya okusisinkana akulira amagye mu ggwanga, Gen. David Muhoozi.

Kale7034222703422703422 350x210

AGAAKAGWAWO: Kikakasiddwa, Gen. Kale Kayihura aleeteddwa ku nnyonyi okuva mu makaage e Kashagama - Lyantonde n'atwalibwa e Mbuya okusisinkana akulira amagye mu ggwanga, Gen. David Muhoozi.

Omwogezi w'amagye, Brig. Richard Karemire akakasizza nti Kayihura bamuggye mu makaage e Kashagama n'ateekebwa ku nnyonyi ya UPDF n'aleetebwa mu Kampala.

Wansi kye kiwandiiko ekifulumiziddwa omwogezi w'amagye ku bya Gen. Kayihura