EBYENJIGIRIZA: Obuwumbi 3,122 n’obukadde 490

By Musasi wa Bukedde

Bajeti ya Minisitule ey’Ebyenjigiriza ey’omwaka guno ekutte kyakubiri mu kufuna omutemwa omunene nga ya buwumbi 3,122 n’obukadde 490 (ebitundu 9.6 ku 100).

Singcolaetuganda20153 350x210

Bajeti ya Minisitule ey’Ebyenjigiriza ey’omwaka guno ekutte kyakubiri mu kufuna omutemwa omunene nga ya buwumbi 3,122 n’obukadde 490 (ebitundu 9.6 ku 100).

Eno erinnye okuva ku y’omwaka oguwedde eyali ey’obuwumbi 2,474 n’obukadde 240 so ng’eya 2016/17 yali ya buwumbi 2,447 n’obukadde 660.