BUKEDDE W’OLWOMUKAAGA YATUUSE DDA MU KATALE NG’ALIMU GANO

By Musasi wa Bukedde

Bazudde ebipya ku kuttibwa kwa Andrew Felix Kaweesi ebiwuniikiriza. Mulimu ebikyuse mu nnaku 100 Ochola z’amaze ng’aduumira poliisi.

Ltd 350x210

Bazudde ebipya ku kuttibwa kwa Andrew Felix Kaweesi ebiwuniikiriza.

Mulimu ebikyuse mu nnaku 100 Ochola z’amaze ng’aduumira poliisi.

Tukulaze ensonga lwaki kkooti eragidde omubaka Nambooze okuwaayo essimu ye ne kompyuta.

Mu Akeezimbira. Mulimu amusomesa n’omusawo nga bakulaga engeri gy’otetenkanya omusaala omutono n’ozimbako ennyumba. Byonna mu Bukedde w’Olwomukaaga.

Mu Byemizannyo: Abawagizi ba Argentina bawanda muliro so nga Messi atabuddwa. Tukulaze ekibalo kye balina bwe baba baakusigala mu za World Cup.