BUKEDDE KU SSANDE AFULUMYE NG’ALIMU GANO

By Musasi wa Bukedde

ISO ezudde abaatemula Kaweesi bye baayogera ku ssimu. Ate ofiisa eyabuzaabuza obujulizi avunaaniddwa mu kkooti.

Panda 350x210

ISO ezudde abaatemula Kaweesi bye baayogera ku ssimu. Ate ofiisa eyabuzaabuza obujulizi avunaaniddwa mu kkooti.

Bba wa Sharita omupya tuzudde nga yaakanjulwa abakazi 3 era tubakuleetedde mu bifaananyi.

Abatemu beeweredde Loodi Meeya, Erias Lukwago, KCCA n’emusabira obukuumi.

Mulimu ebikwata ku pamiti za baddereeva empya ezaatongozeddwa ezoogeddwaako ng’enzibu okucupula. Byonna mu Bukedde ku Ssande.

Mu Byemizannyo: Tosubwa Spain by’esinziddeko okulaalika Russia okugiraga essomo mu gwa World Cup.