BUKEDDE W’OLWOMUKAAGA YAFULUMYE DDA NG’ALIMU GANO

By Musasi wa Bukedde

Bobi Wine, mukazi we amutunuddeko e Makindye gy’akuumirwa n’azirika olw’embeera gy’alimu. Omubaka Zaake bamuleese e Kampala n’attottola engeri gye baamutulugunyaamu.

Long1 350x210

BUKEDDE W’OLWOMUKAAGA YAFULUMYE DDA NG’ALIMU GANO   

Bobi Wine, mukazi we amutunuddeko e Makindye gy’akuumirwa n’azirika olw’embeera gy’alimu.   

Omubaka Zaake bamuleese e Kampala n’attottola engeri gye baamutulugunyaamu. 

Mulimu nnannyini wooteeri by’ayogedde ku mmundu ezassiddwa ku Bobi Wine. 

Mu Akeezimbira: Tukulaze engeri gy’ofuna mu bizinensi y’ennyumba z’abapangisa. Byonna mu Bukedde w’Olwomukaaga.