BUKEDDE W’OLWOKUBIRI MUWOOMU NG’EDDOBOOZI LY’OMUGOLE

By Musasi wa Bukedde

Bobi Wine olumutadde n’ayogera ky’azzaako. Abagobwa ku ttaka baddukidde wa Pulezidenti Museveni n’abawa amagezi.Mu Ssenga: Tukulaze ku ‘Waaka’ ne Ssente kiki omukazi ky’akulembeza mu mukwano

Pay 350x210

Abagobwa ku ttaka baddukidde wa Pulezidenti Museveni n’abawa amagezi.

Bobi Wine olumutadde n’ayogera ky’azzaako.

Tukuleetedde ebikwata ku ddwaaliro ly’e Bungereza okuli n’ebifaananyi gye batwala Bobi Wine n’omubaka Zaake okujjanjabwa.

Mu Ssenga: Tukulaze ku ‘Waaka’ ne Ssente kiki omukazi ky’akulembeza mu mukwano. Abakazi bannyonnyodde ekibakolera. Byonna mu Bukedde w’Olwokubiri.

Mu Byemizannyo:Tosubwa engeri omutendesi wa Arsenal gy’atabukidde Mesut Ozil olw’okuzannya nga yeesaasira n’alaga ebibonerezo ebimwolekedde.

Yanguwa weekwate Bukedde wo ku 1,000/- zokka.