BUKEDDE W’OLWOKUNA AKULEETEDDE EBIKULU BINO

By Musasi wa Bukedde

Afande Bakaleke bamugguddeko emisango 12, kkooti n’eyisa ebiragiro yeeyanjule mu bwangu. Tukuleetedde ebiri mu ddwaaliro e Buyindi abasawo gye balongooserezza omubaka Zaake ne boogera bye bazudde. Kuno tukugattiddeko n’ebifa ku Bobi Wine mu Amerika.

Untitled1 350x210

Afande Bakaleke bamugguddeko emisango 12, kkooti n’eyisa ebiragiro yeeyanjule mu bwangu.

Tukuleetedde ebiri mu ddwaaliro e Buyindi abasawo gye balongooserezza omubaka Zaake ne boogera bye bazudde. Kuno tukugattiddeko n’ebifa ku Bobi Wine mu Amerika.

Olutalo lwa Amerika ne Russia luzzeemu Putin bw’asudde bbomu ku Syria kyokka n’alabula Trump.

Mu Asiika Obulamu. Abakugu balaze abakazi abali embuto bye balina okukola obutazimba bukokola na bigere. Byonna mu Bukedde w’Olwokuna.

Mu Byemizannyo:Mulimu engeri Farouk Miya gye yeeyamye okusitula omutindo gwa Cranes mu gwa Tanzinia.

Yanguwa weekwate Bukedde wo ku 1,000/- zokka.