BUKEDDE W’OLWOKUTAANO AFULUMYE NG’ALIMU EBIKULU BINO

By Musasi wa Bukedde

Mulimu pulaani Bobi Wine gy’akoze ne looya we Omuzungu. Tosubwa abakazi abasinga amaanyi ku ttivvi abalondeddwa. N’ebibafudde ab’ettutumu.

Tongo 350x210

Mulimu pulaani Bobi Wine gy’akoze ne looya we Omuzungu.

Tosubwa abakazi abasinga amaanyi ku ttivvi abalondeddwa.  N’ebibafudde ab’ettutumu.

Mufti Mubajje alayizza abakulembeze wabula Abatabbuliiki ne baddukira mu kkooti.

Tukulaze ekibeera mu bbinu lya Nyege Nyege enkumi n’enkumi z’abadigize gye beeyiye wiikendi eno. Byonna mu Bukedde w’Olwokutaano.

Mu Byemizannyo:Tosubwa bassita ba Premier abazize endagaano ne basiba ttiimu zaabwe jjiribwa. Tukuleetedde n’olutalo lw’ennamba mu Cranes.

Yanguwa weekwate Bukedde wo ku 1,000/- zokka.