Omugagga Charles Muhangi afudde!

By Musasi wa Bukedde

Omugagga Charles Muhangi afudde! Bamusanze mu makaage e Buziga nga mufu kyokka ekimusse tekinnamanyika!!

Jib2703422 350x210

Omugagga Charles Muhangi afudde! Bamusanze mu makaage e Buziga nga mufu kyokka ekimusse tekinnamanyika!!

Kinajjukirwa nti Muhangi abadde ku mbiranye ne bagagga banne okuli; Drake Lubega ne Mansoor Young lwa nsonga za ttaka.

Olutalo lwasajjuse ku ntandikwa ya November nga 5, Muhangi bwe yawambye ettaka lya Qualicel Bus Terminal okutudde ebizimbye okuli ekya Qualicel (ekya Lubega) ne Nabukeera (ekya Yanga) oluvannyuma lw'okuteeka mu nkola ekiragiro kya kooti Enkulu(supreme court) kye yamuwa mu 2017 ng’emulagira okweddiza ekifo kino. Tujja kubatuusaako ebisingawo ku ggulire lino.

Ebirala ku Charles Muhangi

Omugagga Lubega ne Muhangi bakyagugulana lwa paaka

Olutalo lwa Muhangi ne Drake luzzeemu ku ttaka lwa Qualicel, Amasasi ganyoose!

Omugagga Muhangi awanda muliro: Alumirizza Poliisi okumulemesa okweddiza ebizimbe bye

Olutalo lwa Muhangi ne Mansoor Young luzzeemu

Muhangi akkirizza okusisinkana abasuubuzi