BUKEDDE W’OLWOMUKAAGA YATUUSE DDA KU KATALE:

By Musasi wa Bukedde

Mulimu emiko egy’enjawulo ku Muhangi omuli n’abagagga ababiri; Drake Lubega ne Matovu Yanga bye boogedde.

Teekawo 350x210

Mulimu ne lipoota y’abasawo ku ky’amusse n’engeri gy’etemyemu aba famire.

Famire ya Musumba erumbye abagagga abalala abaali ku lyato kwe yafiira.

Mulimu n’ebyabadde ku mbaga ya bannakatemba Ruth Kalibbala ne bba Ssensuwa nga basembeza abagenyi baabwe.

Mu Byemizannyo, tukuleetedde entalo z’abazannyi nnya eziri mu nsiike ya Chelsea ne Man City.

Kuno tukugattiddeko Tambula n’omulembe, Akeezimbira ne Kasalabecca, byonna ku 1,000/- zokka.