BUKEDDE W’OLWOKUSATU AKULEETEDDE GANO G’OTOSAANA KUSUBWA

By Musasi wa Bukedde

Tukulaze ebirala ebiri emabega w’okuggala ensalo ya Uganda ne Rwanda. Tosubwa ne by’obadde tomanyi ku Pulezidenti Kagame.

Laba 350x210

Tukulaze ebirala ebiri emabega w’okuggala ensalo ya Uganda ne Rwanda. Tosubwa ne by’obadde tomanyi ku Pulezidenti Kagame.

Mulimu omukulu w’essomero gwe bassizza amasasi n’abasongeddwaako ku ttemu lino.

Ogw’okutta Kasiwuukira gutandikidde mu nkalu.

Mu Ono ye Kampala: Tukulaga engeri akalippagano ka mmotoka mu Kampala n’emiriraano gye kakozesebwa okukola ensimbi. Byonna mu Bukedde w’Olwokusatu.

Mu Byemizannyo: Tukulaze engeri ManU gy’ewera okufaafaagana ne PSG bwe banaaba balwanira Quarter ya Champions league leero ku Lwokusatu.