BUKEDDE W’OLWOKUNA AZZE N’AMAWULIRE GANO G’OTOSAANA KUSUBWA

By Musasi wa Bukedde

Tukulaze pulaani eyakozeseddwa okubba bbiriyoni ya ssente n’engeri Poliisi ne ISO gye baaziyombedde. Aba Bobi Wine baleese Kagimu avuganye Betty Nambooze.

Untitled3 350x210

BUKEDDE W’OLWOKUNA AZZE N’AMAWULIRE GANO G’OTOSAANA KUSUBWA

Tukulaze pulaani eyakozeseddwa okubba bbiriyoni ya ssente n’engeri Poliisi ne ISO gye baaziyombedde.

Aba Bobi Wine baleese Kagimu avuganye Betty Nambooze.

Tukuleetedde n’agakwata ku by’ensalo za Uganda ne Rwanda.

Mu Asiika Obulamu: Abakugu bakulaze by’olina okukola okutangira amatu okuziba. Byonna mu Bukedde w’Olwokuna.

Mu Byemizannyo: Mulimu ebiragiro omutendesi wa Arsenal, Unai Emery by’awadde abazannyi be okusobola okunyiga ttiimu ya Rennes ebitoliro mu gwa Europa.