EBIKULU MU BUKEDDE W’OLWOKUBIRI

By Musasi wa Bukedde

Alimu ebikwata ku Munnanyuganda ofiisa wa Poliisi eyafiiridde mu kabenje k’ennyonyi. Mulimu ebizuuliddwa ku kabenje k’ennyonyi eno omuli n’amawanga okuyimiriza okukozesa ekika ky’ennyonyi eno.

EBIKULU MU BUKEDDE W’OLWOKUBIRI

Alimu ebikwata ku Munnanyuganda ofiisa wa Poliisi eyafiiridde mu kabenje k’ennyonyi.

Mulimu ebizuuliddwa ku kabenje k’ennyonyi eno omuli n’amawanga okuyimiriza okukozesa ekika ky’ennyonyi eno.

Bobi Wine ayatulidde Besigye n’amugamba amuviire mu kkubo kuba ye bimulemye.

Omugagga w’ettaka owa Luba properties bamutaayizza ng’alambuza abaguzi ne bamutema ebijambiya.

Mu Ssenga: Mulimu ebintu bye mulina okukola okumalawo obunkenke mu mukwano.

Mu Byemizannyo: Omutendesi wa ManU, Ole Gunnar Solskjaer alaze abazannyi abaamukubizza Arsenal n’ayogera ky’azzaako.