BUKEDDE W’OLWOKUSATU ALIMU BINO BY’OTOSAANA KUSUBWA

By Musasi wa Bukedde

Omuvubuka atemye Sugar mummy n’amubbako obukadde 30. Tusubwa ebyasembayo nga Ssebulime tannafa so nga ne Kabineti eragidde minisita Nantaba akole sitatimenti. Mulimu minisita Nakiwala Kiyingi by’asazeewo ku Fresh Kid ow’emyaka 7 ayitimuse mu kuyimba.

Limu 350x210

Omuvubuka atemye Sugar mummy n’amubbako obukadde 30.

Mulimu minisita Nakiwala Kiyingi by’asazeewo ku Fresh Kid ow’emyaka 7 ayitimuse mu kuyimba.

Tusubwa ebyasembayo nga Ssebulime tannafa so nga ne Kabineti eragidde minisita Nantaba akole sitatimenti.

Mu Ono ye Kampala: Tukulaze omusimbi KCCA gw’etadde mu kukola enguudo nga n’abali mu buwunjuwunju batandise okucacanca. Byonna mu Bukedde w’Olwokusatu.

Mu Byemizannyo: Tukulaze okuvuganya okweyongedde mu Premier y’e Bungereza, Man City, Chelsea ne Spurs bwe zinaaba zittunka ku Lwokusatu ekiro.