BUKEDDE W’OLWOKUTAANO YATUUSE DDA MU KATALE NG’ALIMU BINO.

By Musasi wa Bukedde

Bobi Wine n’abooludda oluvuganya bakkaanyizza okusimbawo omuntu omu. Basazeewo okusuula Dr. Kiiza Besigye. Mulimu omusiguze asse muk’omusajja olw’okumuwaanira bba.

Lwakutaano 350x210

Bobi Wine n’abooludda oluvuganya bakkaanyizza okusimbawo omuntu omu. Basazeewo okusuula Dr. Kiiza Besigye.

Mulimu omusiguze asse muk’omusajja olw’okumuwaanira bba.

Otafiire avuddeyo ku bya Minisita Nantaba okweyanjula ku poliisi.

Mu Ssanyuka ne wiikendi. Mulimu abayimbi abazze bayita mu buufu bwa Fresh Kid ow’emyaka 7 era tukugattiddeko abakulembeze ne bannaddiini bye boogera ku Fresh Kid. Byonna mu Bukedde w’Olwokutaano.

Mu Byemizannyo: Tukulaze bassita ba ManU omutendesi b’atadde ku lukalala okugoba n’ensonga ezibagobezza.