George Will Dive omuziki aguggyemu ekiramu

By Martin Ndijjo

George Will Dive Galiwango ayimba Beauty takyasabirwa.

Georgewill2 350x210

Galiwango eyakuyimbira ‘Beauty, You me suger, n’enddala takyasabirwa.

Ono agamba teyejjusa kuva ku mupiira kutandika kuyimba kubanga kati alina bingi by’alagawo okuli n’amaka ag’omulembe g’azimbye e Kira mu minisipaali y’e Kira.

yategese omukolo gw’okwebaza katonda olw’obulamu n’ebirungi by’amukoledde era guno yagutegekedde mu maka ge amapya.

Omukolo gwetabiddwako ab’olugandan’emikwano. Abalabye ku nnyjmba gy’alina abamu baakubye enduului nga beebuuza gy’aggya omusimbi.

eorge ill ive ngagabula mikwano gye George Will Dive ng'agabula mikwano gye.

Galiwango omuziki agukubira wano mu ggwanga n’e Bungereza olumu gy’abeera ku kyeyo.

Agamba azze ayigira ku nsobi ezikolebwa abayimbi abamu abadda mu kwejalabya mu kifo ky’okwekulaakulaanya ekimuwadde amaanyi okutereeka akatono kabeera afunyewo okulaba nga asobobodde okubako kye yeekoledde.