Abaana babiri okuva mu famire emu bafiiridde mu kidiba e Lwengo

By Musasi wa Bukedde

Abaana babiri okuva mu famire emu bafiiridde mu kidiba e Lwengo

Seb2 350x210

Bya Harunah Mugerwa
 
ABAANA babiri okuva mu famire emu beemuludde ku maama waabwe ne bakwata akadomola ne baganda okusena amazzi ku kidiba okukakkana nga bafiiridde mu kidiba. 

Abaana ku baddeko Olivia Nakamate myaka  4 ne Timothy Lwanga myaka 3 Bino byonna bibadde ku kyalo Kiswaga Mu gombolola ye ndwagwe e lwengo.