Poliisi ekubye ttiiyagaasi mu bakazi ba FDC n'ebalemesa okutuuka ku Palamenti

By Ponsiano Nsimbi

Poliisi ekubye ttiiyagaasi mu bakazi ba FDC n'ebalemesa okutuuka ku Palamenti

Whatsappimage20191106at124950 350x210

Poliisi ekubya amasasi mu bbanga ne ttiyaggaasi mu bakyala ba FDC abakedde okwekalakaasa mu mirembe nga boolekera Palamenti nga balaga obutali bumativu olw'engeri ebitongole by'ebyokwerinda gye bitulugunyamu Bannayuganda okuli bannamawulire ne Dr. Kizza Besigye.

alt=''
alt=''
alt=''