Rema bamukoledde akabaga akamusiibula

By Musasi wa Bukedde

Mikwano gy'omuyimbi Rema Namakula gimukoledde akabaga akamusiibula ng'agenda okwanjula bba Dr.Hamza Ssebunnya nga 14 Nov 2019.

Remabridalphotos1 350x210

Bya Musasi Waffe

Mikwano gy'omuyimbi Rema Namakula gimukoledde akabaga akamusiibula aka Introduction Shower ng'agenda okwanjula bba Dr. Hamza Ssebunnya nga 14 Nov 2019 e Nabbingo mu Bataka.

 

Akabaga kano kaabadde ku wooteeri ya Hilton Gardens mu Kampala.

Ku kabaga kwabaddeko mikwano gya Rema egyomunda n'abenganda abatonotono era tebakkirizzaayo b'amawulire.

 

 

 

 

 

 

 

 

 

 

 

 

 

 

 

Omukolo gw'okukyala kwa Rema mu bujjuvu

Omukolo gw'okukyala kwa Rema mu bujjuvu

 

Rema ne ssenga batandise okubakolako