Results za Momo 19 mukyala wa Daxx Kartel zikomyewo oluvannyuma lw'ekkeberebWa COVID-19

By Musasi wa Bukedde

Results za Momo 19 mukyala wa Daxx Kartel zikomyewo oluvannyuma lw'ekkeberebWa COVID-19

Dx1 350x210

Bya Mary Nambwayo

Naluwooza Maureen amanyiddwa nga Momo-19 mukyala w'omuyimbi Daxx Kartel ebivudde mu kukeberebwa bikomyewo ne kizuulwa nti abadde taliimu era mulamu bulungi. 

Momo okukeberebwa kyaddiridde okubeera nti abadde y'ava e Dubai ne banne.