Abalwadde ba Corona babaleese e Mulago

By Musasi wa Bukedde

BANNAYUGANDA mwenda abaazuuliddwaamu obulwadde bwa ssennyiga omukambwe bonna leero (Lwakusatu) lwe baggyibwa mu ddwaaliro lya Entebbe Grade B, okutwalibwa e Mulago okwongera okuweebwa obujjanjabi obw’ekikugu.

Untitled3 350x210