Katikkiro yeetabye mu kusabira abayizi e Ssisa - Busiro

By Dickson Kulumba

Katikkiro Charles Peter Mayiga ali ku kyalo Buzzi - Kawuku mu ggombolola y'e Ssisa Busiro gy'aguliddewo ebizimbe ku Setlight Quality education centre wamu n'okusabira abayizi b'ebibiina ebigenda okukola ebigezo ebyakamalirizo.

Mayiga3 350x210

 
Okusaba kwe kusoosewo nga kukulembeddwamu Omulabirizi Wa West Buganda, Bp. Katumba Tamale ne Bp. Michael Lubowa Owa Central Buganda.
 
BYA DICKSON KULUMBA
 
#BUKEDDE
alt=''