Asobezza ku muwala we n'amuzaalamu omwana

By Musasi wa Bukedde

POLIISI y’e Mbarara ekutte omusajja w’emyaka 45 agambibwa okwegadanga ne muwala we ow’emyaka 17 n'amuzaalamu omwana.

Sobya 350x210

POLIISI y’e Mbarara ekutte omusajja  w’emyaka 45 agambibwa okwegadanga ne muwala we ow’emyaka 17 n'amuzaalamu omwana.

Pereezi Mbeera ow’e Rwanyampazi mu gombolola y’e Kashaka-Bubaare mu disitulikiti y’e Mbarara agambibwa okwefuulira muwala we mu March 2015.

Omusango guno guli ku fayiro CRB 1826/2016.